Ebbago lya Nsereko ku computer lisuulibwe – Aminah Zawedde

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omuwandiisi omukulu mu Minisitule ya ICT Aminah Zawedde ayagala ebbago ly’ennongosereza eryaleetebwa omubaka wamassekatti ga Kampala Muhammad Nsereko liyimirizibwe oba lisuulibwe mu kasero.
Zawedde agamba nti Minisitule ya ICT erina enteekateeka ezireeta ebbago eritwaliramu bino byonna lyabatuumye ‘Information and Communications Bill, 2022’ nga lisuubirwa okumalawo obumulumulu bwonna obubaddewo mu nkozesa ya Computer.
Share.

Leave A Reply