Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,621 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

RDC wa Disitulikiti y’e Namayingo afudde

August 16, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
RDC wa Disitulikiti y’e Namayingo Muzeeyi Ogajo Baraza Sulaiman afiiridde mu Ddwaliro e Mulago enkya yaleero.
Yasooka kuweebwa kitanda mu Masaba Wing mu Ddwaliro ly’e Mbale n’oluvannyuma naleetebwa mu Ddwaliro e Mulago okufuna obujanjabi obusingawo.