Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,621 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Tayebwa akwasizza Obua offiisi ya Nampala mu butongole

August 16, 2022 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa olunaku olwaleero awaddeyo offiisi ya Nampala w’Ababaka ba Gavumenti eri Hon. Hamson Obua eyamuddira mu bigere. Tayebwa yeyali Nampala okutuusa bweyalondebwa ng’omumyuuka wa Sipiika oluvannyuma lwa Sipiika Jacob Oulanyah okufa olwo eyali omumyuuka we Anita Among nalondebwa okumuddira mu bigere.