Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 359 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Male Mabiriizi ayagala UNEB emuwe ‘answer sheets’ za Bobi Wine eza S.6

Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka; “Nteekateeka nsawo yange, okuyingira offiisi z’ekitongole kya Uganda National Examinations Board-UNEB okumanya wa okusaba…

Ebya bawagizi ba NUP 32 abavunaanibwa mu Kkooti y’amagye bizzeemu amakoona

Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku lweggulo yavuddeyo netegeeza nti bwenatuuka okuwuliriza obujulizi obuluma abawagizi ba…

Eyali Minisita Museveni mu kiseera ekyo yanyamba okuzuula emotoka yange – Amelia

Eyaliko Minisita Amelia Kyambadde; “Omwami wange yangulira emotoka wabula nebbibwa Bannansi ba Tanzania abayitibwabga abakomboozi. Bangamba nti omuntu…

Nsobola okuwangula akalulu konna e Kenya

Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Ne mu birooto byange, Nairobi yange. omuliraano gwange ogwedda ogwa Westlands gajja kubeera maka gange.…

Omusumba Ssempa awawabidde Chameleone ne Weasel ku Poliisi

Omusumba w’enzikiriza y’Abalokole owa Makerere Community Church, Martin Ssempa agudde omusango ku bayimbi Joseph Mayanja aka Jose Chameleone…

Ba Sipiika abekalakaasizza olunaku lweggulo basindikiddwa ku alimanda

Ba Sipiika abakwatiddwa olunaku lw’eggulo nga balangibwa okwekalakaasa olwabantu abawambibwa nabantu babulijjo okuvunaanibwa mu Kkooti zamaggye basindikiddwa mu…

Katikkiro azzeemu okutikkula oluwalo

Katikkiro Charles Peter Mayiga, olwaleero azzeemu okutikkula Oluwalo mu bimuli bya Bulange. Lwetabiddwamu eggombolola okuva e Buddu, Hon.…

Hon. Basalirwa aleeta ebbago ku bisiyaga

Omubaka akiikirira Munisipaali y’e Bugiri mu Lukiiko Olukulu olw’eggwanga, Hon. Asuman Basalirwa asabye aweebwe oluwummula agenda ateeketeeke ebbago…

Omulamuzi Kisaakye Akakiiko akalonda abalamuzi kaagala agobwe

Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulonda Abalamuzi mu Ggwanga kasabye kavuddeyo nekasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akkirize okusaba kwako aggye…