Ebya bawagizi ba NUP 32 abavunaanibwa mu Kkooti y’amagye bizzeemu amakoona

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku lweggulo yavuddeyo netegeeza nti bwenatuuka okuwuliriza obujulizi obuluma abawagizi ba National Unity Platform 32 abakyali mu nkomyo ku misango egivunaanibwa abasibe, Bannamateeka baabwe, abasibe bennyini, abantu baabwe kababe Bannamawulire tebajja kukkirizibwa kubaawo mu kkooti.
Bannamateeka baabasibe bano bagamba nti Kkooti y’amagye yandiba nekkobaane ery’okwongera okukuumira abantu baabwe mu busibe awatali kubawa mukisa kubawuliriza.
Share.

Leave A Reply