Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 939 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ekirwadde ky’okusannyalala kikwata abaami okusinga abakyala – Kunoonyereza

February 18, 2018 · Mubiru Ali

Ekirwadde eky'okusannyalala (Stroke)  kyongedde nnyo okukwata abaami okusinga ku bakyala era nga kigambibwa nti abaami okweraliikirira kwekusinze okuleeta bino wonna mu ggwanga. 

Abakugu mu kunoonyereza mu myaka mukaaga egiyise nga bali ku bantu 32 kwebaazuulira nti ekirwadde kino kikutte nnyo abantu abakuze okusukka mu myaka 50 egy'obukulu era nga kino UK kizuuliddwa mu bitundu eby'enjawulo eby'eggwanga.

Dr. Makko Kaddu Mukasa omukugu mu ndwadde ez'okusannyalala agamba nti abantu ebitundu kkumi ku buli kikumi abali mu maserengeta g'eddungu Sahara bakubwa nnyo ekirwadde eky'engeri eno.