Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 861 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omusumba Ssempa awawabidde Chameleone ne Weasel ku Poliisi

February 28, 2023 · Mubiru Ali
Omusumba w’enzikiriza y’Abalokole owa Makerere Community Church, Martin Ssempa agudde omusango ku bayimbi Joseph Mayanja aka Jose Chameleone ne Muganda we Douglas Mayanja aka Weasel nga abavunaana okweyisa mu nneeyisa ey’esittaza nga agamba bano baagala kutumbula bikolwa byakuvuga mpanka nga bayita mu kwenywegera ku siteegi.
Bwatyo asabye Uganda Police Force okuvaayo eyimirize ebivvulu bya Chameleone ne Weasel okutuusa nga betondedde abantu nokukakasa nti tebajja kuddamu kubikola.