Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 832 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ba Sipiika abekalakaasizza olunaku lweggulo basindikiddwa ku alimanda

February 28, 2023 · Mubiru Ali
Ba Sipiika abakwatiddwa olunaku lw’eggulo nga balangibwa okwekalakaasa olwabantu abawambibwa nabantu babulijjo okuvunaanibwa mu Kkooti zamaggye basindikiddwa mu Kkooti nga bavunaanibwa omusango gwokwenyigira mu lukangaana olutali mu mateeka nga tebafunye lukusa lwa Uganda Police Force. Bano Omulamuzi w’Eddaala erisooka owa Kkooti ya City Hall Edgar Karakire abasindise ku alimanda okutuusa nga 3-March-2023.