Male Mabiriizi ayagala UNEB emuwe ‘answer sheets’ za Bobi Wine eza S.6

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka; “Nteekateeka nsawo yange, okuyingira offiisi z’ekitongole kya Uganda National Examinations Board-UNEB okumanya wa okusaba kwange ku mpapula Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine zeyawandiikako ngakola ebigezo bya Siniya eyomukaaga (answer sheets) wekutuuse nsobole okukakasa obanga ddala omukono gwali gugwe oba byatuulibwa muntu mulala mu gye 90 kuba mukaseera ako tewaliwo Photo Album.”

Share.

Leave A Reply