Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 861 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Hon. Basalirwa aleeta ebbago ku bisiyaga

February 28, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Munisipaali y’e Bugiri mu Lukiiko Olukulu olw’eggwanga, Hon. Asuman Basalirwa asabye aweebwe oluwummula agenda ateeketeeke ebbago erikwata ku kulwanyisa eisiyaga mu Ggwanga erya Anti- Homosexuality Bill n’oluvannyuma alyanjulire Palamenti eriteeseeko.
Agamba nti singa linayisibwa ng’etteeka kigenda kuyamba okugoba omuze guno okugukudde ejjembe mu Ggwanga ensangi zino.