Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 164 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Tewali muntu yenna yazzeemu kubuzibwawo okuva lwetwava mu kalulu – DIGP Maj. Gen. Tumusiime

Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force Maj Gen. Geoffrey Tumusiime Kastigazi akubye bituli mu by’ekiwamba bantu ab’oludda oluvuganya…

Munnayuganda eyayiyizza ennyonyi Poliisi emugaanye okugibuusa

Uganda Police Force e Mityana eremesezza enteekateeka y’okugezesa ennyonyi eyakoleddwa musaayi muto, Lubega Maluwa omutuuze ku kyalo Ttamu…

Abafumbo bebakaka akaboozi muwaabe ku Poliisi – Hon. Opendi

Omubaka Omukyala akiikirira Abakyala mu Disitulikiti y’e Tororo Sarah Opendi avuddeyo nategeeza nti mu bbago ly’etteeka erya Marriage…

Agambibwa okukulembera okutta abalambuzi asimbiddwa mu Kkooti

Agambibwa okudduumira abayeekera ba ADF abaakola obulumbaganyi ku kkuumiro ly’ebisolo erya Queen Elizabeth National Park nemufiiramu Munnayuganda n’abazungu…

Abasawo e Mulago mwebale kujanjaba bantu – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo natendereza obuweereza obuli ku mutindo n’okwewaayo kw’Abasawo ku Ddwaliro lya Mulago National…

Tewanabaawo bulumbaganyi bwonna ku Acacia – Luke Owoyesigyire

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire alabudde Bannayuganda ku katambi akasaasanidde omutimbagano…

Omuwuliriza wa Simba yewangulidde piki piki

Ssemanda Charles 19 okuva ku Kyalo Kayeeya mu Disitulikiti y’e Mubende yewangulidde piki piki empya ekika kya UG…

Omukyala agobeddwa mu maka oluvannyuma lw’omulamuzi okusala omusango

Omulamuzi wa kkooti y’amaka e Makindye Opio Charles asaze omusango gw’abagalana abaludde nga bagugulana olw’omwami okugoba omukyala we…

Lwaki mugenda mu malwaliro g’ebweru nga tulina amalungi wano – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Anitah Among asabye Bannayuganda okwettanira amalwaliro gaakuno okufuna obujjanjabi okusinga okugenda ebunaayira okwonoona obutitimbe bw’ensimbi…