Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 187 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Agambibwa okukulembera okutta abalambuzi asimbiddwa mu Kkooti

November 13, 2023 · Mubiru Ali
Agambibwa okudduumira abayeekera ba ADF abaakola obulumbaganyi ku kkuumiro ly’ebisolo erya Queen Elizabeth National Park nemufiiramu Munnayuganda n’abazungu babiri, Abdul Rashid Kyoto amanyiddwa nga Njovu asiimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Nakawa mu Kampala n’asomerwa emisango.
Ono emisango egimuguddwako kuliko ogw’obutujju, obutemu n’ogwobubbi obw’ekika ekyawagulu nga gino gyonna gyekuusa ku bulumbaganyi obwo.