Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 994 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Lwaki mugenda mu malwaliro g’ebweru nga tulina amalungi wano – Sipiika

November 10, 2023 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Among asabye Bannayuganda okwettanira amalwaliro gaakuno okufuna obujjanjabi okusinga okugenda ebunaayira okwonoona obutitimbe bw’ensimbi
Ono bino abyogedde alambuddeko omubaka wa Kawempe North Muhamed Ssegiriinya ali mu ddwaliro e Nsambya gyeyaddusiddwa nga biwala ttaka.
Among era yewuunyizza ababadde bawoza nti yazaalira South Africa nategeeza nti yazaalira wano mu Ddwaliro eryobwannanyini mu Kampala.