Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,237 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abafumbo bebakaka akaboozi muwaabe ku Poliisi – Hon. Opendi

November 14, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka Omukyala akiikirira Abakyala mu Disitulikiti y’e Tororo Sarah Opendi avuddeyo nategeeza nti mu bbago ly’etteeka erya Marriage Bill lyakolako nga bweritagenda kubaamu kawaayiro kakwata ku kukaka mukwano wakati w’Abafumbo.
Opendi agamba nti ebituukawo mu bisenge by’abantu tebimukwatako nakubiriza abo abalina ensonga ngezo okugenda baloope ku Uganda Police Force ebali okumpi.