Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 187 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Abasawo e Mulago mwebale kujanjaba bantu – Sipiika Among

November 13, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo natendereza obuweereza obuli ku mutindo n’okwewaayo kw’Abasawo ku Ddwaliro lya Mulago National Referral Hospital bwabadde agenzeeyo okulaba ku mubaka wa Dakabale County Cosmos Elotu ettuntu lyaleero.
Asiimye emirimu egikolebwa Director, Dr. Rosemary Byanyima, ne ttiimu ye wamu ne Minisitule y’Ebyobulamu olwomulimu gwebakoze okutuusa obuweereza obulungi eri abantu.