Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,237 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Tewanabaawo bulumbaganyi bwonna ku Acacia – Luke Owoyesigyire

November 13, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire alabudde Bannayuganda ku katambi akasaasanidde omutimbagano nga kalaga nga bwewaabaddewo obulumbaganyi bw’abakwata mmundu ku kizimbe kya Acacia Mall mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Ono ategeezezza nti tebalina kyebamanyi ku bulumbaganyi buno era n’asaba Bannayuganda obutakamalirako budde kuba sikatuufu.