Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 466 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ofiisa w’akakiiko k’ebyokulonda akubiddwa amasasi agamuttiddewo.

Entiisa esaanikidde abantu mu Disitulikiti ye Lyantonde Ofiisa w’akakiiko k’ebyokulonda bw’akubiddwa amasasi abantu abatategeerekese agamuttiddewo  . Vincent Ntegerize…

Akabenje kabetense omu e Mityana.

Police e Mityana eri ku muyiggo gwa mmotoka eyabetense omusajja n’asigala bunyama. Omusajja ono atategeerekese mannya ge yakoonedwa…

Owe 12 yeggye mu bulamu lwa kaboozi.

Omuwala wa myaka 12 e Buyende yeggye mu bulamu bw’ensi eno lwakuba nga kitaawe amunenyezzaako nga yandiba ng’atandise…

Maama ne muwalawe basudde ebbujje lya nnaku 2 mu kabuyonjo.

Police e Mubende etaasizza Maama ne Muwalawe abaasudde ebbujje lya nnaku 2 mu kabuyonjo ye ssomero ku batuuze…

NRM yetisse ebifo bya ba Ssentebe ba zi disitulikiti.

Ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement kiwangudde ebifo  ebisinga obungi ebya ba Ssentebe ba zi disitulikiti…

Lukwago obwa Meeya azzeemu okubuwuuta obuva.

Abadde Meeya wa Kampala Erias Lukwago azzeemu okuwangula ekifo kino mu kalulu akaafundikiddwa akawungeezi akayise. Lukwago abadde avuganya…

2 bakwatiddwa lubona nga batiikinga obululu.

Police egombyemu obwala abantu babiri abakwatiddwa lubona nga batiikinga obululu bwa eyesimbyewo ku bwa namunigina afuuke  Ssentebe wa…

Okubala akalulu kukutte akati wonna mu ggwanga.

Okubala akalulu akakubiddwa wonna mu ggwanga aka abakulembeze ba Gavumenti ez’ebitundu nga mwemuli ba Ssentebe ba zi disitulikiti,…

Akalulu ka ba Ssentebe ba zi disitulikiti ne ba Kansala kutojjera.

Enkya ya leero bannayuganda bakedde kweyuna bifo bironderwamu okusuula akalulu ka ba Ssentebe ba zi disitulikiti, Meeya wa…