Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 650 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Owe 12 yeggye mu bulamu lwa kaboozi.

February 25, 2016 · Mubiru Ali

Omuwala wa myaka 12 e Buyende yeggye mu bulamu bw’ensi eno lwakuba nga kitaawe amunenyezzaako nga yandiba ng’atandise okwegadanga ku myaka emito. 

Bino babaddewo oluvannyuma lw’omuwala amanyiddwa nga Namusobya Rose okumala ebbanga lya wiiki namba ekireetedde abazadde okumunenya ku nneeyisa ye.

Mu banyiivu obw’ekitalo Namusobya n’abaka omuguwa bw’atyo n’ayingira mu nsiko ebadde okumpi awo neyeeyimbamu ogwa kabugu gy’asangiddwa oluvannyuma ng’alengejjera ku muti.

Omusasi wa Simba atutegeezezza nti bino bibadde ku kyalo  Bulemezi mu gombolola ye Irundu mu disitulikiti ye Buyende.