Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 625 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Okubala akalulu kukutte akati wonna mu ggwanga.

February 24, 2016 · Mubiru Ali

IMG_20160218_185736

Okubala akalulu akakubiddwa wonna mu ggwanga aka abakulembeze ba Gavumenti ez’ebitundu nga mwemuli ba Ssentebe ba zi disitulikiti, ba Kansala abakiika obutereevu ku disitulikiti, ne ba Kansala abakyala ate okwo kw’ogatta ne Meeya wa Kampala wamu ne ba Kansala abakiika mu KCCA.

Wabula ebbugumu lyeyongedde mu Kampala mu kaseera k’okubala nga embiranye eri wakati wa Erias Lukwago, Daniel Kazibwe aka Raga Dee ne Haji Isa Kikungwe.