Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 39 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ofiisa w’akakiiko k’ebyokulonda akubiddwa amasasi agamuttiddewo.

February 26, 2016 · Mubiru Ali

Entiisa esaanikidde abantu mu Disitulikiti ye Lyantonde Ofiisa w’akakiiko k’ebyokulonda bw’akubiddwa amasasi abantu abatategeerekese agamuttiddewo  .

Vincent Ntegerize abadde omutuuze ku kyalo Kiwana mu gombolola ye Ntuusi mu Ssembabule y’akubiddwa amasasi  bw’abadde ku kyalo ekimanyiddwa nga Mamba ekisangibwa mu disitulikiti ye  Lyantonde .

Eggulire lino litusakiddwa omusasi waffe Margret Kayondo e Masaka .