Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 39 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

2 bakwatiddwa lubona nga batiikinga obululu.

February 24, 2016 · Mubiru Ali

Police egombyemu obwala abantu babiri abakwatiddwa lubona nga batiikinga obululu bwa eyesimbyewo ku bwa namunigina afuuke  Ssentebe wa disitulikiti ye Kayunga.

Abakwatiddwa be Ziraba Bashir Eriyazali ne Kamoga Bumaali nga babadde batiikinga bwa Sserwanga era kino babadde bakikolera mu mmotoka kika kya Prado – UAY 594 L.