Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 39 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Akabenje kabetense omu e Mityana.

February 26, 2016 · Mubiru Ali

Police e Mityana eri ku muyiggo gwa mmotoka eyabetense omusajja n’asigala bunyama.

Omusajja ono atategeerekese mannya ge yakoonedwa ku kyalo Bamunaakika ekisangibwa mu disitulikiti ye Mityana nga kiteeberezebwa nti yakoonedwa kino emmotoka emmotoka endala nezuyita mu mulambo gwe nga webukeeredde nga gufuuse bunyama.

Police ye Mityana ezze z’eyoola ebisigalira by’omusajja ono n’ebitwala mu ddwaliro ly’e Mityana nga bw’ekola okunoonyereza.