Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 650 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Maama ne muwalawe basudde ebbujje lya nnaku 2 mu kabuyonjo.

February 25, 2016 · Mubiru Ali

Police e Mubende etaasizza Maama ne Muwalawe abaasudde ebbujje lya nnaku 2 mu kabuyonjo ye ssomero ku batuuze ababadde beesomye.ย 

Omukyala ono Ketibinga Annet agambibwa okuwaliriza muwalawe Nohereza Gloria ow’emyaka 15 eyazadde omwana bamutte olw’ensonga nti ye talina mbavu zimuyamba kulabirira mwana oyo.

Kino kibadde ku kyalo Bubanda mu gombolola ye Kigandaalo Mubende Disitulikiti.

Lino litusakiddwa Kimaze Expedito.