Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 650 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Lukwago obwa Meeya azzeemu okubuwuuta obuva.

February 25, 2016 · Mubiru Ali

uga_Erias_Lukwago_campAbadde Meeya wa Kampala Erias Lukwago azzeemu okuwangula ekifo kino mu kalulu akaafundikiddwa akawungeezi akayise. Lukwago abadde avuganya ne Haji Isa Kikungwe owa DP ne Daniel Kazibwe aka Raga Dee abadde ku tiketi ya NRM.

Lukwago awangudde n’obululu 176,637, ebitundu ย 82%.ย 

Kazibwe: 49,366

Kikungwe: 7,759

Lukwago: 176,637.

Kino kiba kitegeeza nti Lukwago aba akutte ekisanja ekyokubiri ku bwa Meeya wabula nga ekyasooka teyasobola kukimalako olw’okugobwa mu yafeesi.