Ogwa Mbabazi ne Museveni ku by’okulonda gutandise.
Omusango gwa John Patrick Amama Mbabazi gweyawawaabira Pulezidenti Museveni, Ssaabawolereza wa Gavumenti wamu n’akakiiko k’ebyokulonda gutandise leero okuwulirwa…
Omusango gwa John Patrick Amama Mbabazi gweyawawaabira Pulezidenti Museveni, Ssaabawolereza wa Gavumenti wamu n’akakiiko k’ebyokulonda gutandise leero okuwulirwa…
Abajambula 10 ababadde babagalidde emigemera wala balumbye ekitebe kya Police e Kapchorwa ne bakuba amasasi abaserikale 4 nekufaako…
Okunoonyereza kwa Police mu byogerwa nti Rev .Fr. Kibuuka Jacinto yazaala mu muwala Nantongo kulaze nti byonna bijingirire…
Enkyukwe ebuutikidde abatuuze ku ku kyalo Amuru mu bitundu bye Salaam Divizoni y’e Makindye, abazimbi bwebaziikiddwa ekisenge ky’ekikomera…
Namuttikwa w’enkuba akedde okufudemba enkya ya leero aleese omwana wa myezi mukaaga nga mufu ku kyalo Kanyanya mu…
South Sudan has formally joined the East African Community bringing the membership of the community to six Countries…
Abantu bana bakakasiddwa nti be battiddwa mu bikolwa eby’obubbi mu disitulikiti ye Nakaseke ne Luwero ,ekirese abatuuze nga…
Ofiisa wa Police ku ddaala lya AIP e Kayunga akoonedwa akapikipiki nekamuttirawo. Muzira David abadde akulira Police post…
Eyaliko Ssaabaminisita wa Yuganda era eyavuganya ku bwa Pulezidenti ku kisinde ekya Go – Forward John Patrick Amama…