Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 48 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ba Crime Preventers batiisatiisa kutwala kitundu ku ppaaka nkadde.

Ba Crime Preventers abaatendekebwa Police okugiyambako  mu kukuuma obutebenkevu  naddala mu biseera by’akalulu akakomekkerezebwa , bakalambidde nga baagala…

KACITA ewadde Gavumenti nsaleesale wa Lunaku ku batembeeyi .

Abassuubuzi abeegattira mu kibiiba kya KACITA bawadde Gavumenti wamu ne Police nsaleesale wa lunaku lumu lwokka nga baggye…

Mbabazi alina obujulizi obuluma Police nti yeyamenye ofiisi za ba Puliida be.

John Patrick Amama Mbabazi agamba nti alina obujulizi obuluma Police nti yeyamenye  ofiisi za ba Puliida be n’ekuuliita…

Ssentebe w’ekyalo yekakaatise ku bbujje mu kabuyonjo .

Ssentebe w’ekyalo ekimu mu Kate Falawo mu Kawempe agogombodde obugogo ebbujje lya myaka etaano mu kabuyonjo . Ahamed…

Tewali asobola kutabangula Yuganda – Museveni .

Pulezidenti Museneni ne leero akizzzemu bw’abadde ku mikola gy’olunaku lw’abakyala e kololo nti tewali muntu n’omu asobola kutabangula…

Uganda ekuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna.

Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abakyala era nga emikolo emikulu gibumbujjira mu kisaawe e Kololo nga…

Ssemaka asimattuse okukekyulwako obulya enkoko .

Ssemaka mu Disitulikiti ye Kisolo apookya nabiwundu,  asimattuse mukyalawe okumukekyulako obulya enkoko lwa bwenzi . Micheal Mfitukumiza ,…

Omuvubi eryato limubbise mu Nalubale n’afiirawo .

Omugenzi abadde amannyiddwa nga Christopher Mugomero myaka 42 abadde atega butimba ku nnyanja eryato lye nerikubwa amuyaga ogwamaanyi…

Lukululana esse 2 e Jinja.

Lukululana ebadde edduka obuweewo ekoonye basatu, 2 nebafiirawo ku luguudo  oluva e Jinja okudda e Iganga.  Mukama Godfrey…