Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

KACITA ewadde Gavumenti nsaleesale wa Lunaku ku batembeeyi .

March 9, 2016 · Mubiru Ali

Abassuubuzi abeegattira mu kibiiba kya KACITA bawadde Gavumenti wamu ne Police nsaleesale wa lunaku lumu lwokka nga baggye abatembeeyi ku nguudo oba si kyekyo bo bagenda kukyekolerako abatembeeyi babeggyire ku nguudo .

Wabula ye Ssentebe w’abasuubuzi Everest Kayondo akakasizza nti Gavumenti eno olulimi ewulira lwa kwekalakaasa na kwonoona , n’olwekyo n’akakasa nti singa Police eremerera okuggya abatembeeyi bano , police yetegeke okuggya okunona b’eneetwala mu malwaliro