Breaking
News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 81 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Tewali asobola kutabangula Yuganda – Museveni .

March 8, 2016 · Mubiru Ali
Pulezidenti Museveni e Kololo ku lunaku lw'abakyala .
Pulezidenti Museveni e Kololo ku lunaku lw’abakyala .

Women KololoPulezidenti Museneni ne leero akizzzemu bw’abadde ku mikola gy’olunaku lw’abakyala e kololo nti tewali muntu n’omu asobola kutabangula Yuganda yakyogera era ne kati  akizzeemu .

Museveni abadde ku mikolo egy’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna nga emikolo emikulu gibumbujjidde mu kisaawe e Kololo olwa leero .

Pulezidenti Museveni azeemu okukikkaatiriza nti tewali asobola kukyankalanya ggwanga lino era nti ye essira kati agenda kuliteeka ku kukulaakulanya ggwanga lino .

Mu bubaka bwe eri abantu , yebazizza abantu bonna okumulonda ate n’okumussaamu obwesige okuddamu okumukwasa enkasi y’eggwanga lino agolomole okuweza emyaka 35 .

Ekifaananyi kya Sarah Kagingo .