Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 114 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Mbabazi alina obujulizi obuluma Police nti yeyamenye ofiisi za ba Puliida be.

March 9, 2016 · Mubiru Ali

John Patrick Amama Mbabazi agamba nti alina obujulizi obuluma Police nti yeyamenye  ofiisi za ba Puliida be n’ekuuliita n’ebyuma bikalimagezi wamu n’ebiwandiiko eby’omigaso.

Ekiro ekikeesezza leero abantu abatannategeerekeka baalumbye ofiisi za bannamateeka ba Mbabazi omuli Mwema and Co Advocates ku Acacia Avenue ne Muhammad Mbabazi eziri ku Buganda road.

Mbabazi ayongerako nti kino takirabangako mu nsi yonna Police okukozesa ebintu bya Gavumenti okumenya amateeka nti era kino kirina omwendo munene kyegukosa ku musango gwe oguli mu kooti ku by’okulonda.