Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ssentebe w’ekyalo yekakaatise ku bbujje mu kabuyonjo .

March 8, 2016 · Mubiru Ali

Ssentebe w’ekyalo ekimu mu Kate Falawo mu Kawempe agogombodde obugogo ebbujje lya myaka etaano mu kabuyonjo .

Ahamed Jjingo y’akwatiddwa lubona n’ebujje lya myaka etaano gyokka ng’ali mu kuligogombola bugogo . Ssedduvutto ono asangiddwa nga aggyemu omwana empale ne sikaati nga biri ku bbali ate nga naye empaleze ziri mu magulu wakati, wabula amangu ddala nga yaakasangibwa nnyina w’omwana ono, Sssentebe ono afukamidde ne yetonda olw’obutamuswaza ku kitundu ate nga alina abakazi bana .

Wabula nnyina w’omwana ono wamu n’abatuuze ensonga bazongeddeyo ku Police , kaggwa ensonyi ono avunaanibwe mu mbuga z’amateeka .