Breaking
News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 81 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ssemaka asimattuse okukekyulwako obulya enkoko .

March 7, 2016 · Mubiru Ali

Ssemaka mu Disitulikiti ye Kisolo apookya nabiwundu,  asimattuse mukyalawe okumukekyulako obulya enkoko lwa bwenzi .

Micheal Mfitukumiza , omutuuze mu Municipali ye Kisoro alumbiddwa mukyalawe Florence Chimpaye mu makola g’ebyemisana amangu ddala nga y’akadda okuva gy’amuteebererezza nti ava mu bwenzi ku muliraano .

Chimpaye ateeberezebwa okugwa mu nsigo za bba ekiyiifuyiifu okuzisalako n’akambe akoogi . wabula balirwana bawulidde mangu enduulu ne bataasa era omusajja ono n’addusibwa mu ddwaliro ly’e Kisoro ng’ataawa .

wabula ye Chimpaye  wetwogerera ng’aggaliddwa mu mu kaduukulu ku Police ye Kisoro .

Ye aduumira Police ye Kisoro Edgar Akankwasa asabye abafummbo okweyanbisanga ab’obuyinza okugonjoola ensonga zaabwe mukifo ky’okutwalira amateeka mu ngalo .