Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 48 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ofiisa wa Police akapiki kamusse.

March 2, 2016 · Mubiru Ali

Ofiisa wa Police ku ddaala lya AIP e Kayunga akoonedwa  akapikipiki nekamuttirawo. 

Muzira David abadde akulira Police post mu kabuga k’e Galilaya mu disitulikiti ye Kayunga akoonedwa akapikipiki bw’abadde alonda empapulaze ezibadde zimugudeko mu kkubo..

Wabula Police ekutte omusajja abadde avuga pikipiki  eno Kakooza Peter ne piki ye ga bw’eyongera okunoonyereza.