Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 267 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abajambula balumbye ekitebe kya Police, bakubye 4 amasasi, 1 mufu.

March 6, 2016 · Mubiru Ali

Abajambula 10 ababadde babagalidde emigemera wala balumbye ekitebe kya Police e Kapchorwa ne bakuba amasasi  abaserikale 4 nekufaako 1 a basatu ne baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka.

Aduumira Police mu biri bitundu bye Kapchorwa Grace Patrick Odokonyero agamba nti abali mu ddwaliro bakolebwako bulungi ate eyafudde omulambo guweereddwayo okuziikibwa.

Odokonyero ayongerako nti kirabika abajambula bano baabadde n’ekigendererwa eky’okununula abantu baabwe abali ku Police mu kaduukulu era baakuuliseeko n’emmundu emu.

Bino byonna bibaddewo ekiro ekikeesezza leero mu bitundu bye Kapchorwa.