Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 114 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omutembeeyi yeesudde okuva ku kizimbe naafiirawo

Omutembeeyo atategeerekese mannyage  yeggye mu  bulamu bwensi eno bweyeesudde okuva ku kizimbe waggulu ekya Nana Center  ekisangibwa mu…

2 abateeberezebwa okubba Boda boda bookeddwa – Kiboga

Abasajja 2 abateeberezebwa okubba Boda boda abatuuze babaguddeko ekiyiifuyiifu nebabakuba emigoba nte egibaserengesezza ekalannamo oluvannyuma n’emirambo nebagikumako ennaali…

5 abeefudde abasawo b’ekinnansi Police ebayodde

Abasajja 5 abeefudde abasawo b’ekinnansi nebafera abantu nga babaggyako ensimbi e Kayunga Police ebagombyemu obwala . Omusasi waffe…

Bannamateeka ba Besigye beecwacwanye lwa Besigye butaleetebwa mu Kooti

Bannamateeka ba Dr. Kizza Besigye beecwacwanye olw’abakulira ekkomera  lye Luzira okugaana okuleeta omuntu waabwe mu kooti olwaleero ate…

Police eyodde malaaya ateeberezebwa okutta omuzeeyi

Police ye Butambala ebakanye n’omulimu gw’okunoonyereza ku nfa y’ omuzeeyi ateeberezebwa okuttibwa malaaya . Omukadde ono amannyiddwa nga…

Besigye taleeteddwa mu kooti.

Kooti ye Nakawa enkya ya leero etudde nga Besigye taleeteddwa okuwulira emisango egyamuggulwako egy’okulya mu nsi ye olukwe…

Omuyizi agambibwa okukubwa omusomesa afudde.

Ssessanga Dan myaka 12 agambibwa okukubwa omusomesa n’amuyisa bubi nnyo mu ssomero lya Lubanga Primary School e Kalangala…

Ekivundu kigobye abalwadde mu ddwaliro ly’e Moroto

Abalwadde mu ddwaliro lya Gavumenti e Moroto bamyumyudde engugu okwabulira ekibabu ky’ekivundu ekibuutikidde e ddwaliro lino. Bagamba nti…

Ow’e 70 alamaga kuva Kasese .

Ekibinja ky’abalamazi 480 okuva e Congo ne Kasese omuli ne namukadde ow’emyaka 70 kituuse e Mubende leero naye…