Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,139 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

5 abeefudde abasawo b’ekinnansi Police ebayodde

June 1, 2016 · Mubiru Ali

Abasajja 5 abeefudde abasawo b’ekinnansi nebafera abantu nga babaggyako ensimbi e Kayunga Police ebagombyemu obwala .

Omusasi waffe Kato Vincent e Kayunga agamba nti abasajja bano nga balina essabo mu Ggombolola y’ e Kangulumira babadde bagezaako okudduka oluvannyuma lw’omukazi ateeberezebwa okubawa obukadde bubiri ng’ayagala obugagga okubaloopa ku Police oluvannyuma lw’okukizuula nti eddagala lyebaamuwa terikola .