Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 117 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omuyizi agambibwa okukubwa omusomesa afudde.

June 1, 2016 · Mubiru Ali

Ssessanga Dan myaka 12 agambibwa okukubwa omusomesa n’amuyisa bubi nnyo mu ssomero lya Lubanga Primary School e Kalangala afudde.

Omusomesa  Dickson yamukkakkanako n’amuligita emigoba nte n’amutuusako ebisago ebyamaanyi afudde oluvannyuma lwa  bazadde be okubulwa ensimbi ezimujjanjaba mu ddwaliri gyebaali bamujjanjabira nebamuzza awaka .

Ssesanga w’afiiridde nga bamuddusizza mu kalwaliro akasangibwa ku kyalo Kyannamukaaka.

Kitaawe w’omugenzi Sserwanga Charles agamba nti omwanawe omusomesa ono yamusanga bakaayanira ekisiimuula olubaawo ne munne n’amukwata n’amukuba nti era okuva olwo mutabaniwe kweyaggya obulwadde okutuusa lwafudde.