Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 80 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Mukula akubiddwa mu kkooti lwa bbanja lya bukadde 82

Amyuka Ssentebe w’ekibiina kya NRM mu bukiika kkono bwa Yuganda, Capt. Micheal Mukula akubiddwa mu kkooti lwa bbanja…

Atemyeko musajja munne okugulu, amukutte ne mukaziwe mu kaboozi

Omusajja mu Disitulikiti y’e Buyende atemyeko musajja munne okugulu nekugwa wali lwa kumusanga na mukazi we nga beerigomba.…

Omusawo w’ekinnansi agombeddwamu obwala lwa kutulugunya mwana we

Police e Mityana eriko omusawo w’ekinnansi gw’ekutte ne mukyalawe nga baliko omwana waabwe gwebabaddenga batulugunya. Kintu Matiya ow’emyaka…

Police eyongedde ggiya mu kutaayiza obubenje – Kampala

Nga twolekera ebiseera by’akayisanyo eby’ennaku enkulu, Police mu Kampala etaddewo ekikwekweto kyetuumye Tembeya Salaama nga kino kigendererwamu okukendeeza…

Abatuuze bookezza akatale lwakugobwa ku ttaka – Mubende

Emirimu gisannyaladde emisana gya leero mu ggombolola y’e Butoloogo e Mubende abatuuze bwebeekyaye nebateekera akatale omuliro ne baziba…

Ekitongole ekirwanyisa obuli bw’enguzi kyongedde okugitaayiza

Ekitongole ekirwanyisa obuli bwenguzi ekya Transparency International Uganda kitongozza ennamba ey’obwerere abantu kwebayinza okuyita nebaloopa obuli bw’ enguzi.…

Gavumenti egamba nti General Oketta yafudde musaayi kwekwata mu mawuggwe

Gavumenti evuddeyo n’etegeeza nti ekyaviiridddeko Major General Julius Oketta okufa kyabadde musaayo kwekwata mu mawuggwe . Ng’ayogerako mu…

Gavumenti eweereddwa nsaleesale wa nnaku 3 okuggulawo Makerere Yunivasite

Abakulembeze b’abayizi ku ttendekero ekkulu ery’ Makerere bawadde Gavumenti nsaleesale wa nnaku ssatu okuddamu nebaggulawo ettendekero oba ssi…

Abayizi ba Makerere Yunivasite banyoomye ekiragiro kya Police okwamuka ebisulo

Abayizi ku ttendekero ekkulu e Makerere banyoomye ekiragiro ekyabaweereddwa Police okwamuka ebisulo eby’enjawulo oluvannyuma lw’okuggala ettendekero. Bano bagamba…