Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 343 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Atemyeko musajja munne okugulu, amukutte ne mukaziwe mu kaboozi

November 9, 2016 · Mubiru Ali

Omusajja mu Disitulikiti y’e Buyende atemyeko musajja munne okugulu nekugwa wali lwa kumusanga na mukazi we nga beerigomba.

Kigambibwa nti omusajja ono abadde agenzeeko mu ffaamuye ku makya  wabula agenze okudda nga mulirwanaawe  yeesozze ennyumbaye banyumya kaboozi na mukaziwe.

Omusasi waffe Wannume Ramathan atutegeezezza nti omusajja ono olumaze okutemako munne okugulu n’ayotta nga kati Police emuwenja buseenene