Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 40 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ssemuju alabudde Minisita Betty Kamya ku bya Tukutuku

Omubaka Ssemuju Ibrahim Nganda alabudde Minisita wa Kampala,  Betty Olive Namisango Kamya n’agamba nti agende mpola ku nsonga…

Omubaka Ssemuju emivuyo egyabadde mu kuwenja akalulu ka Kyaddondo East agitadde ku Kakiiko ka byakulonda

Omubaka mu Palamenti akiikirira Munisipaali y’e Kira mu Disitulikiti y’e Wakiso,    Ibrahim Ssemuju Nganda agamba nti akakiiko…

Ensonga y’okutulugunya abaana tegwanidde kusaagirirwa – Kadaga

Akubiriza olukiiko olukulu olw’eggwanga ,  Rebecca Alitwala Kadaga attukizza buto enteekateeka mweyayita gyebuvuddeko  nga agamba nti ensonga y’okutulugunya…

Palamenti esiimye emirimu gya Maria Mutagamba

Palamenti ya Yuganda esiimye emirimu egyakolebwa eyaliko Minisita mu Gavumenti eya wakati ate n’akiikirirako Rakai mu Palamenti,  Maria…

Police yaakwongera okuyiwa ab’ebyokwerinda mu kalulu ka Kyaddondo East – Kasingye

Police egamba nti egenda kwongera okuyiwa ab’ebyokwerinda era eyongere okubinyweza mu Konsitiwensi y’e Kyaddondo ey’obuvanjuba nga beeteekerateekera okulonda…

Walagi woomu buveera abizaalidde bannannyini birabo – Maganjo

Police eyise bannannyini birabo by’omwenge abakakkalabiza mu Maganjo zzooni mu Munisipaali y’e Nansana mu Disitulikiti y’e Wakiso, olw’ebigambibwa…

Abasiraamu basonze ssente okusengula bizinensi z’abatunda embizzi – Kamuli

Waliwo Abayisiraamu mu Disitulikiti y’e Kamuli  abasonze ensimbi obukadde 16 okusengula bizinensi z’abatunda embizzi wamu n’ebirabo by’omwenge mu…

Eid Mubarak

Tubayozaayoza mwenna baganda baffe Abayisiraamu olw’okumalako ekisiibo obulungi,  Muyogeeyoge olwokutuuka ku Eid Mubarak eno! Eid Mubarak! Eid Mubarak!

Eyali Minisita w’ebyobulambuzi Maria Mutagamba afudde

Maria Emily Lubega Mutagamba eyaliko Minisita  avunaanyizibwa  ku nsonga z’ebyobulambuzi (Tourism, World Life and Antiquities) afudde.  Mutagamba yafiiridde…