Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 37 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ssemaka ab’awaka bamulemesezza okutunda ku ttaka ne yeetuga

Omusajja mu Disitulikiti y’e Mpigi yeeyimbemu ogwa Kabugu oluvannyuma lwa Mukyalawe n’abaana okumulemesa okutunda ku ttaka okuli amaka…

Kantinti ayozaayozezza Bobi Wine

Apollo Kantinti eyakwatira FDC bendera  okuvuganya ku kifo ky’omubaka mu Palamenti mu kalulu ka Kyaddondo ey’obuvanjuba akaakaddibwamu ssabbiiti…

Minisita Naduli atadde akaka ku bakungu ba Gavumenti abaagala okulya obuli

Minisita owa guno naguli,  Al Haji Abdul Naduli avumiridde nga kwossa n’okwambalira abakungu ba Gavumenti eya wakati abaagala…

Eyaliko Meeya wa Kampala Ssebaana Kizito afudde

Munnabyabufuzi omukuukuutivu, eyaliko Pulezidenti wa DP, Meeya w’ekibuga Kampala eyawummula, Dr. John Ssebaana Kizito afudde. Ssebaana Kizito afiiridde…

Emmotoka ekoonye omwana n’emuttirawo ate omukazi n’emumenyako amagulu

Emmotoka kika kya  Toyota TownAce ebadde etwala ebirime ewabye n’etomera omwana n’emuttirawo n’ekosa n’omukazi omu bwebabadde bava okusaba. …

Ssaabalamuzi alonze Omwogezi w’ekitongole ekiramuzi omuggya

Ssaabalamuzi wa Yuganda Bart Katureebe alonze omumyuka wa Registrar Vincent Emmy Mugabo okuba Omwogezi w’ekitongole ekiramuzi mu ggwanga. …

Ba kkansala bavudde mu mbeera lwa musaala, babanja obukadde 115

Ekibinja kya ba kkansala mu Munisipaali y’e Mubende kisitukiddemu ng’ eyatega ogw’ekyayi okugenda mu Minisitule ya Gavumenti ez’ebitundu…

Bobi Wine akalulu k’e Kyaddondo akeezesezza lweyo

Robert Kyagulanyi Ssentamu eyakazibwako erya  Bobi Wine omuyimbi abadde avuganya mu kalulu k’okujjuza ekifo ky’omubaka  mu Palamenti owa…

Akalulu ka Kyaddondo East kazzeemu akasattiro