Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 37 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Emmotoka ekoonye omwana n’emuttirawo ate omukazi n’emumenyako amagulu

July 2, 2017 · Mubiru Ali

Emmotoka kika kya  Toyota TownAce ebadde etwala ebirime ewabye n’etomera omwana n’emuttirawo n’ekosa n’omukazi omu bwebabadde bava okusaba. 

Akabenje kano kabadde ku kyalo Kagala Bukeerere ekisangibwa mu ggombolola y’e Ggoma mu Disitulikiti y’e Mukono, emmotoka eno UAA 813Y ebatomeredde kumpi n’ekkanisa mwebabadde bava okusinza era omwana atannategeerekeka mannya n’akalirawo ate omukyala n’akutukako amagulu era addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka. Kitalo ekyo!