Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 1,332 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ssemuju alabudde Minisita Betty Kamya ku bya Tukutuku

June 29, 2017 · Mubiru Ali

Omubaka Ssemuju Ibrahim Nganda alabudde Minisita wa Kampala,  Betty Olive Namisango Kamya n’agamba nti agende mpola ku nsonga ezitali zimu gamba nga eza bu Poli – Mmotoka obwakazibwako erya “Tukutuku ” nti kubanga ensonga ezitali zimu yeetaaga azitegeere bulungi kubanga bwekinaamulema ayinza okufiirwa omulimu. Agamba nti , 

“Betty Kamya mukyala mugezi naye ssimanyi lwaki teyategeera Gavumenti gyakoleramu. Gavumenti ya Museveni buli kimu y’akisalawo mmwe ogwammwe gubeera gwa kubyetikka, biryoke bituuke eri abantu”. “