Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 887 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abasiraamu basonze ssente okusengula bizinensi z’abatunda embizzi – Kamuli

June 26, 2017 · Mubiru Ali

Waliwo Abayisiraamu mu Disitulikiti y’e Kamuli  abasonze ensimbi obukadde 16 okusengula bizinensi z’abatunda embizzi wamu n’ebirabo by’omwenge mu kitundu webagenda okuzimba muzikiti gwabwe n’essomero. 

Ensimbi zino zaakuliyirira abo abasenguddwa  era nga zaasondeddwa mu kusaala Eid olunaku olw’eggulo mu Munisipaali y’e Kamuli.

Omubaka mu Palamenti owa Munisipaali y’e Kamuli , Hajati Rehema Watongola  ye omu yawaddeyo obukadde kkumi n’agamba nti kyabwenkanya okusonda ensimbi baliyirire abantu bano nga tebannasengulwa.