Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 245 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Prof. Baryamureeba ayimiriziddwa Council ya Makerere University Business School

Makerere University School Council esabye Ssentebe waayo asooke addeko ebbali okumala emyezi esatu nga bwebakola okunoonyereza ku bigambibwa…

Eyali Omudduumizi wa Poliisi Gen. Edward Kale Kayihura agamba nti nakwatibwa nga bwebibadde byogerwa

Kayihura agamba nti abadde yewala amawulire okumala ebbanga eddene naye basigadde bamuwandiikako ebitali bituufu. Ayongeddeko nit ye yebeerera…

Kayihura tanakwatibwa; Gen. Salim Saleh

Gen. Salim Saleh nga ono muwabuzi wa Pulezidenti kuby’okwerinda avuddeyo nawakanaya oluvuvuumo olutambula ku mukutu ggwa Facebook nti…

Nambooze akwatiddwa Poliisi

Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke atwaliddwa ku poliisi ya Jinja Road nga ku byekuusa ku kukuma…

Nambooze wakubuuzibwa ku kuttibwa kwa Abiriga

Omubaka Nambooze wakubuuzibwa ku bigambibwa nti yakuma mu bantu omuliro oluvannyuma lw’okuttibwa kwa Abiriga ne Muto we Butele.…

Abayizi ba Mubs baagala Prof Baryamureeba alekulire

Prof. Baryamureeba ssentebe wa Council Ya MUBS okusobola okufuluma ku ttendekero lya Mubs agenze akuumwa poliisi oluvannyuma lw’abayizi…

Stella Nyanzi akwatiddwa

Poliisi akutte Stella Nyanzi olw’okuziba ekubo eriyingira ku kitebe kya Poliisi e Naguru gyabadde agenze okusisinkana IGP Martins…

Emmundu nnyingi eziri mu mikono emikyaamu

IGP Ochola agamba nti waliwo emmundu nnyingi eziri mu mikono emikyaamu, era nga kyandiba nti waliwo obubinja bw’abayekera…

Okutulugunya omusibe musango; IGP Ochola

IGP Martins Okoth Ochola agamba nti okutulugunya omusibe musango, era oyo yenna omusirikale wa Poliisi atulugunya omusibe abeera…