Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 402 listening Simba FM Live

Okutulugunya omusibe musango; IGP Ochola

June 12, 2018 · Mubiru Ali

IGP Martins Okoth Ochola agamba nti okutulugunya omusibe musango, era oyo yenna omusirikale wa Poliisi atulugunya omusibe abeera aza musango. Agambye nti alagidde Director wa CID okugulawo file eri abantu abo bonna abagamba nti batulugunyizibwa okujja okuwaayo ensonga zaabwe