Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Akabenje e Mbalala Mukono

Akabenje kagudde ku lugguudo oluva e Jinja okudda e Kampala e Mbalala – Mukono, Bus ya YY etomedde…

Emotoka ez’olukale tezirina kubaamu Tint; Jeje Odongo

Minisita w’ensonga z’omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odongo agambye nti emotoka ez’olukale tezirina kubeeramu tint mundabirwamu era balina…

Ekyuuma kya Cancer kizeemu okukola

Ekyuuma kya Cancer ekibadde kiddaabirizibwa (Servicing) kiwedde era kizeemu okukola. Christine Namulinda PRO (Uganda Cancer Institute) agamba nti…

Omuliro gukutte akatale

Akatale ke Bwaise mu Kimombasa kakutte omuliro ebintu bya bukadde na bukadde nebigiiramu. Omuliro guno kwegwavudde tekinategeerekeka.

Sam Engola; Abiriga abadde mukwano ggwange nnyo

Okusobola okuziika Abiriga leero twabadde tulina okukeera ennyo ssaawa kkumi neemu ez’okumakya kuba abatuuze be Arua besomye obutakiriza…

Abiriga abadde ayagala ekibiina kya NRM

Kasule Lumumba ‘Secretary General’ wa NRM, agambye nti yebaza Allah eyawa Abiriga omutima ogwagala ekibiina kye ne Pulezidenti…

Dr. Stella Nnyanzi naye agenze okuziika Abiriga

Dr. Stella Nnyanzi naye y’omu kubakungubazi abagenze okuziika Hon. Ibrahim Abiriga wamu ne muto we Saidi Butele mu…

Akabenje kagudde ku Northern By-pass

Akabenje kagudde ku luguudo lwa Northern By-pass, ku roundabout yo ku katale Kalerwe. Emotoka eziwereka sitomereganye era nga…

Ebirwa byerabirwa:

Awava munno tewadda munno awava erinnyo wadda ddibu, awava okugulu wadda mugo; Herman Basudde yagenda n’ekitone kye wabula…