Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live

Abiriga abadde ayagala ekibiina kya NRM

June 11, 2018 · Mubiru Ali

Kasule Lumumba ‘Secretary General’ wa NRM, agambye nti yebaza Allah eyawa Abiriga omutima ogwagala ekibiina kye ne Pulezidenti Museveni, kuba abantu bangi abagala okukozesa NRM kuba balina webagala ebatuuse bwebatuuka nebagyerabira naye ye Abiriga teyagyerabira.

Era asabye Pulezidenti ateekewo amateeka agafuga ‘Social Media’ nga munsi endala bwekiri.