Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live

Emotoka ez’olukale tezirina kubaamu Tint; Jeje Odongo

June 12, 2018 · Mubiru Ali

Minisita w’ensonga z’omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odongo agambye nti emotoka ez’olukale tezirina kubeeramu tint mundabirwamu era balina okumwewala mubwangu. Yayongeddeko nti akyebuuza kwezo ez’obwanannyini oba nga nazo basobola okuyisa ekiragiro kyekimu.