Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live

Ekyuuma kya Cancer kizeemu okukola

June 12, 2018 · Mubiru Ali

Ekyuuma kya Cancer ekibadde kiddaabirizibwa (Servicing) kiwedde era kizeemu okukola. Christine Namulinda PRO (Uganda Cancer Institute) agamba nti kijja kuddamu okuddaabirizibwa mu October 2018. Awakanyiza eky’amawulire nti ekyuuma kino kyali kifudde, nti baali bakendezza ku muwendo gw’abantu abakolebwako nga betegekera okukiddaabiriza.