Ebirwa byerabirwa:

Awava munno tewadda munno awava erinnyo wadda ddibu, awava okugulu wadda mugo; Herman Basudde yagenda n’ekitone kye wabula bukya nga avaawo alinga akyaliwo kuba byeyayimbako tubilaba kati, ddala yali mulanzi.
Olunaku olwaleero giweze emyaka 21 kasookanga kafulu wa ggita, omuyiiya ow’ebisoko era Nabbi Ssaalongo Ssemakula Herman Basudde w’abantu atuva ku maaso ku luguudo lw’e Masaka.
Osinga kumujjukirako ki era osinga kunyumirwa kayimba ki?
Mukama akuwumuze mirembe omugave

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
mu kifo kyokuyimiriza emotoka eyange eyitewo ate yayimiriza yange – Maj. Gen. Kyaligonza